Psalms 83:9-10


9 aBakoleko nga bwe wakola Midiyaani,
era nga bwe wakola Sisera ne Yabini
Yabini yali kabaka w’Abakanani, ate nga Sisera mutabani we. Yawangulibwa Debola
ku mugga Kisoni,
10 cabaazikiririra mu Endoli
ne bafuuka ng’obusa ku ttaka.
Copyright information for LugEEEE